Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 473 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Alumyeko mukyala we okutu – Wakiso

May 31, 2017 · Mubiru Ali

Waliwo omusajja wa myaka 26 nga ye Amos Tukundane akkidde mukyala we n’amulumako okutu ku kyalo Jjokelera ekisangibwa mu tawuni Kkanso y’e Kasangati mu Disitulikiti y’e Wakiso.ย 

Tukundane okukola bino Kiddiridde okulwanagana ne mukyala we ekiro era okukkakkana nga okutu kwa mukyala we Agnes Mugabiro mmye.

Omu ku beerabiddeko n’agage nga ye Sarah Byandaala avuddeyo n’ategeeza nti okulwanagana kuno kutandise oluvannyuma lwa Tukundane okugaana okugenda ne mukyala we awaka nga amukimye , Wabula Tukundane olutuuse awaka olutalo nerutandika