Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 298 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omuvubuka atemyetemye muka kitaawe n’amutta – Ssembabule

Ekikangabwa kigudde ku kyalo Nsangala ekisangibwa mu ggombolola y’e Mateete mu Disitulikiti y’e Ssembabule omuvubuka bwakkakkanye ku muka…

Abayizi ba Old Kampala beegugunze ,bawakanya kya kukyusa mukulu wa ssomero

Police enkya ya leero eyitiddwa bukubirire okukkakkanya abayizi b’essomero lya Old Kampala erisangibwa mu Kampala ababadde beesaze akajegere…

Aba Rotary bavuddeyo ku butonde bw’ensi

Akulira ebibiina bya Rotary mu  Yuganda ne Tanzania Keneth Mugisha agamba nti tebayinza kutunula butunuzi nga obutonde bw’ensi butyoboolwa…

Omukuumi w’eddwaliro lya Gavumenti asindikiddwa mu kkomera lwa kutunda ARVs – Lira

Omuserikale, James Ronnie Otyek abadde akuuma eddwaliro lya Gavumenti ery’e Lira asindikiddwa ku alimanda mu kkomera ly’e Lira,…

Abatuuze basattidde lwa miti emivule – Budaka

Wabaddewo akasattiro mu batuuze mu Disitulikiti y’e Budaka abatuuze bwebatandise okutema emiti  gyabwe egy’emivule olw’amawulire agabadde gatandise okuyitingana…

MP Mpuuga alayidde okuwagira ebbago ly’etteeka ku mwenge

Omubaka wa Munisipaali ye Masaka Mathias Mpuuga Nsamba yennyamidde embeera abavubuka ab’omulembe guno gye beeyisaamu,  nategeezza nga bw’ali omwetegefu okuwagira…

Omukozi w’awaka asindikiddwa mu nkomyo lwa kusiiga mwana myaka 2 ssiriimu

Omukozi w’awaka (House Maid) Jemima Nasifah eyeeyita Tumukunde Zainabu,  nga nzaalwa y’e Rwanda  yeyasimbiddwa mu kkooti ento eyooku…

Abalina emisango bakonkomalidde ku kkooti

Abantu abawerako abalina emisango mu kkooti e Mubende olwaleero basiibye bakonkomadde ebweru wa kkooti, emisango gyabwe obutawulirwa olw’akeediimo…

MP Adeke ajeemedde ekiragiro kya Sipiika

Omubaka mu Palamenti akiikirira abaana bonna mu ggwanga Anna Adeke ajeemedde ekiragiro kya Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala…