Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 453 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abalina emisango bakonkomalidde ku kkooti

July 12, 2017 · Mubiru Ali

Abantu abawerako abalina emisango mu kkooti e Mubende olwaleero basiibye bakonkomadde ebweru wa kkooti, emisango gyabwe obutawulirwa olw’akeediimo k’abawaabi ba  Gavumenti akatandise olwaleero.

Abawaabi ba Gavumenti baagaana okukola olunaku  olwaleero  olw’ensimbi zibafuna entono nebagamba nti bo bawulira abalala nga batyagiwalira mu nsimbi Kyokka bo nebafunako wadde ennusu.