Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 440 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abatuuze basattidde lwa miti emivule – Budaka

July 13, 2017 · Mubiru Ali

Wabaddewo akasattiro mu batuuze mu Disitulikiti y’e Budaka abatuuze bwebatandise okutema emiti  gyabwe egy’emivule olw’amawulire agabadde gatandise okuyitingana nti Gavumenti eteekateeka okweddiza emiti gino wonna mu ggwanga. 

Ekibaddewo, ebigambo bibadde bitandise okuyitingana nti Gavumenti egenda kukuba ”Stamp” ku mivule n’emigavu era yeddize obwannannyini ku gyo era nga tegenda kukkiriza muntu yenna kugitema newankubadde giri mu kibanja kye.

Nabwekityo abantu kwekubaguka nebatandika okutema emikulu n’emito .