Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 34 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abayizi ba Old Kampala beegugunze ,bawakanya kya kukyusa mukulu wa ssomero

July 14, 2017 · Mubiru Ali

Police enkya ya leero eyitiddwa bukubirire okukkakkanya abayizi b’essomero lya Old Kampala erisangibwa mu Kampala ababadde beesaze akajegere nga bawakanya eky’okukyusa omukulu w’essomero Azida Nsubuga okumutwala mu ssomero eddala.

Omusasi waffe Nasser Kayanja atutegeezezza nti abayizi baasizza endabirwamu ssaako n’okumenya entebe z’essomero nga mwotwalidde n’ebintu ebirala eby’essomero lino. Abayizi babiri bafunye ebisago wakati mu kavuvungano ka Police n’abayizi .ย