Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 86 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abakozi mu kkampuni ya Blue Wave babiri bafiiridde mu kabenje

Abakozi ba Kkampuni y'amazzi eya Blue Wave babiri bafiiriddewo mbulaga mu kabenje oluvannyuma lwa loole mwebabadde batambulira okugwa…

Omugoba wa Bodaboda attiddwa mu ntiisa ne Pikipiki bagitutte – Lugazi

Police e Lugazi eri ku muyiggo gwa abantu abatannategeerekeka abakkidde omugoba wa Bodaboda nebamumiza omusu ne Pikipiki ye…

Abaana babiri bafiiridde mu kidiba – Nakasongola

Entiisa ebuutikidde abatuuze bo ku kyalo Kyabutaika ekisangibwa mu ggombolola y'e Kakooge mu Disitulikiti y'e Nakasongola abaana babiri…

Omukazi Susan Magara ayabuuzibwawo azuuliddwa nga mufu

Police enkya ya leero ezudde omulambo gw'omukazi Susan Magara eyabuzibwawo gyebuvuddeko abantu abataategeerekeka bweyali addayo mu maka ge…

Frank Gashumba ne Muganda we bagguddwako emisango emirala 12

Ssaabawaabi wa Gavumenti aggudde emisango emipya ku munnamitimbagano Frank Gashumba ne muganda we Innocent Gashumba.  Ng'ayita mu Jonathan Muwaganya…

Namuttikwa w’enkuba asaanyizzaawo amaka 49 – Kasese

Abatuuze mu ggombolola y'e Nyakatonzi ekisangibwa mu Disitulikiti y'e Kasese basigadde neemagaza ng'ogwebusami era nga bakulukusa ga jjulujulu…

Omukazi akubye bba omuggo ku mutwe n’afa – Mubende

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kabalungi mu ggombolola y'e Nabingoola e Mubende omukazi bw'akubye bba omuggo ku mutwe ogumusse…

Omuyimbi Grace Nakimera ayambye abaana bo ku nguudo

Omuyimbi Grace Nakimera atandise kaweefube w'okuyamba abaana abooku nguudo mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo nga atandise na kubawa bintu…

Dr. Tanga Odoi alayidde obutetondera Kasule Lumumba

Ssentebe w'akakiiko k'ebyokulonda mu NRM,  Dr. Tanga Odoi agambye nti tagenda kwetondera n'akatono kokka Ssaabawandiisi w'ekibiina kino Justine…