Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 259 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omugoba wa Bodaboda attiddwa mu ntiisa ne Pikipiki bagitutte – Lugazi

February 27, 2018 · Mubiru Ali

Police e Lugazi eri ku muyiggo gwa abantu abatannategeerekeka abakkidde omugoba wa Bodaboda nebamumiza omusu ne Pikipiki ye nebakuuliita nayo so n'omulambo gwe nebagusuula ku mabbali g'oluguudo.

Omusasi waffe mu kitundu ekyo, Livingstone Mpiima etutegeezezza nti omulambo gw'omusajja ono atannategeerekaka mannya gulabiddwa muvuzi wa Boda enkya ya leero nga guganngalamye ku mabbali g'oluguudo olugenda e Kayanja –  Busaale . Kitalo ekyo.