Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 260 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abaserikale ba Minisita Kibuule bamenye essomero – Buyikwe

Abatuuze bo ku kyalo Kigaya – Ggolomolo ekisangibwa  mu ggombolola y’e Najja mu Disitulikitiy'e Buyikwe bakyabuliddwa gye basomeseza abaana   oluvannyuma lwabaserikale…

Palamenti ekomewo eteese ku by’okwerinda mu ggwanga – Winnie Kiiza

Akulira Oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti, Hon. Winnie Kiiza ayagala Palamenti eyitibwe bukubirire okuva mu luwummula ababaka lwebalimu,…

Ab’ebijambiya batolokedde ku kkooti – Masaka

Wabaddewo akasattiro ku kkooti e Masaka enkya ya leero oluvannyuma lw'abasibe babiri nga bano bavunaanibwa gwa kutema bantu…

Teddy Seezi Cheeye Bodaboda emusse

Munnamawulire Omugundiivu ate nga yali Director of Economic Monitoring mu kitongole ky'ebyokwerinda ekya ISO , Teddy Seezi Cheeye afudde,…

Omusawo akwatiddwa n’obutimba bw’ensiri ng’abutwala kubutunda Tanzania

Waliwo omusawo e Masaka akwatiddwa  n'obutimba bw'ensiri obuli eyo mu bikumi n'ebikumu nga abukukusa okubutwala e Tanzania asobole…

Minisita Namuganza atabukidde Sipiika Kadaga

Minisita omubeezi ow'ebyettaka, era omubaka mu Palamenti ow'essaza  lya Bukono mu Disitulikiti y'e Namutumba,  Persis  Namuganza agugumbudde Sipiika wa Palamenti  Rebecca…

Taiwan ewadde Bannayuganda obujjanjabi obw’obwereere

Omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga era nga y’akiikirira ekitundu kya Bukoto Central mu lukiiko lw’eggwanga olukulu Edward Kiwanuka Ssekandi asiimye ab’eggwanga lya Taiwan olwokujja…

Abanoonyi b’obubudamo beeraliikirizza Minisita

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku busandali n'ebigwabitalaze, Musa Ecweru agamba nti abanoonyi b'obubudamo abayiika nga enkuba mu ggwanga lyattu…

Bbeeyi ya Mukene erinnye, kkiro egula 6000

Abatunzi ba mukene basambira nnyuma  nga jjanzi era kati bakuba gudiikudde oluvannyuma lwa bbeeyi ya Mukene okulinnya n'etuuka mu ssiringisi…