Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 321 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ab’ebijambiya batolokedde ku kkooti – Masaka

March 1, 2018 · Mubiru Ali

Wabaddewo akasattiro ku kkooti e Masaka enkya ya leero oluvannyuma lw'abasibe babiri nga bano bavunaanibwa gwa kutema bantu e Masaka nga bakozesa ebijambiya. 

Omusasi waffe e Masaka, Margret Kayondo atutegeezezza nti ababiri bano be bamu ku kibinja ky'abo abavunaanibwa abadde baleeteddwa ku kkooti wabula  ab'ebyokwerinda bagezezzaako okukuba amasasi okulemesa abantu bano naye nga bafuuyira ndiga mulere era batolose.

Ate gyebigweredde nga Police n'amagye biyiiriddwa ku kkkooti okunyweza ebyokwerinda.