Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 316 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omusawo akwatiddwa n’obutimba bw’ensiri ng’abutwala kubutunda Tanzania

March 1, 2018 · Mubiru Ali

Waliwo omusawo e Masaka akwatiddwa  n'obutimba bw'ensiri obuli eyo mu bikumi n'ebikumu nga abukukusa okubutwala e Tanzania asobole okubwefuniramu ejjamba.  

Raymond nga musawo mu ddwaliro lya Gavumenti rya Kyanamukaaka Health Center e Masaka akwatiddwa ab'obuyinza e Mpigi nga obutimba ava nabwo Kampala.

Margret Kayondo, omusasi waffe mu maserengeta ga Yuganda atubuulidde nti Omusawo ono Kazibwe abuulidde Police nti bulijjo abadde akolagana n'abamu ku bakulu okuva m Minisitule y'ebyobulamu nebatunda obutimba buno e Tanzania.