Teddy Seezi Cheeye Bodaboda emusse

Munnamawulire Omugundiivu ate nga yali Director of Economic Monitoring mu kitongole ky'ebyokwerinda ekya ISO , Teddy Seezi Cheeye afudde, Atomeddwa Bodaboda mu ttuntu lya  leero e Nakawa bw'abadde atambulako.

Cheeye ng'amawulire yagasomera Nairobi mu myaka gy'ekinaana (1980), y'abadde addukanya olupapula lw'amawulire oluyitibwa The Confidential News Letter okuva lweyateebwa okuva mu mbuzi ekogga e Luzira omwaka oguyise.

 

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Mukula akubiddwa mu kkooti lwa bbanja lya bukadde 82