Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 258 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omuyimbi Grace Nakimera ayambye abaana bo ku nguudo

February 26, 2018 · Mubiru Ali

Omuyimbi Grace Nakimera atandise kaweefube w'okuyamba abaana abooku nguudo mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo nga atandise na kubawa bintu bikozesebwa awamu n'ebyokulya. 

Nakimera asobodde okuteekateeka ekijjulo mu Kisenyi ekiri mu kibuga Kampala n'agamba nti kino akikoze kubanga naye buno bwe bulamu bweyayitamu nga tannatuuka awo waali.

Grace Nakimera era agamba nti mu baana bano era afunamu omwana omu oba babiri n'abakwata ku mukono n'alaba Katonda bw'abatuusa gyebalaga.