Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 259 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abaana babiri bafiiridde mu kidiba – Nakasongola

February 27, 2018 · Mubiru Ali

Entiisa ebuutikidde abatuuze bo ku kyalo Kyabutaika ekisangibwa mu ggombolola y'e Kakooge mu Disitulikiti y'e Nakasongola abaana babiri nga bonna ba mu nju emu bwebagudde mu kidiba ky'amazzi nebafiiramu. 

Omusasi waffe okuva oluuyi olwo, Musoke Gwavu atutegeezezza nti abaana bano bano babadde bagenze kuzannya okuliraana ekidiba kino. Kitalo ekyo .