Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 336 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omuvubuka Omusudani agambibwa okutta bba eyamusobyako ajulidde

Noura Hussein 19, nga ono munnansi wa Sudan ali mu myaka gye egyokuvubuka ajulidde kukibonerezo ekyamuweebwa kkooti eky’okutibwa…

Abalwadde ba Ebola badukidde mu basawo bakinnansi na basumba

Abasawo abalwanyisa ekirwadde kya Ebola mu ggwanga lya Democratic Republic of Congo bawuninkiridde bwe basanze akaseera akazibu okunnyonyola…

Maama n’omwana bafudde lwa mataba kusalako kubo e Moroto

Maama abadde asuliridde okuzaala afudde n’omwana we gwabadde tanaba kuzaala Lorengechora, 78kms ku luguudo lwe Moroto-Soroti. Rose Angolere,…

Cute Kaye akwatiddwa nga abba akataala ku motoka

Omuyimbi Cute Kaye eyalokoka gyebuvuddeko, enkya yaleero asimatuse okukubwa emiggo bwasangiddwa nga abba akataala ku motoka UBA 482K…

Omusuubuzi w’e Kampala Humphery Nzeyi alagiddwa okugulawo ekubo lyeyaziba

Omusuubuzi w’e Humphrey Nzeyi avunaanibwa olw’okuziba ekubo nga alemesa balirwana be e Bugoloobi, Nakawa Division. Ms Beatrice Musisi…

Ekirwadde ekitanamanyika kyakatta abaana 8 e Manafwa

Ekirwadde ekitanamanyika kyakata abaana 8 mu district ye Manafwa, Rose Mutonyi nga ono mubaka akiikirira Bubulo East mu…

Bannayuganda babiri bawangudde engule z’okukuuma eddembe eza European Union

European Union esiimye Bannayuganda babiri olw’emirimu gyebakoze okukomya okukusa abaana wamu ne n’okulwanyisa land mines. Engule ezatuumiddwa ย 2018…

Poliisi olunaku olwaleero enunudde Chelsea

Poliisi olunaku olwaleero enunudde Chelsea Tezannya muwala wa Arthur Tazanya ow’e Kira. Chelsea yabadde abuziddwawo omukozi wawaka Esther…

Poliisi ye Kireka enunudde abaana babiri

Poliisi y’e Kireka olunaku lwaleero enunudde abaana babiri Shakirah Nakabuye 12 asoma ekibiina eky’okutaano ku Nakifuma Church of…