Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 326 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abalwadde ba Ebola badukidde mu basawo bakinnansi na basumba

May 25, 2018 · Mubiru Ali

Abasawo abalwanyisa ekirwadde kya Ebola mu ggwanga lya Democratic Republic of Congo bawuninkiridde bwe basanze akaseera akazibu okunnyonyola abantu nti balina kujja mu malwaliiro okujanjabwa bbo nga bagamba nti mizimu gyegibalumbye era nga balina kugenda mu masabo na mubasumba babasabire.

Abantu bagaanye okufuna obujanjabi nebasalawo okusaba. Ku lw’okusatu lwa week ewedde Omusumba w’abalokole yafudde nga wakayita enaku mbale nga asabidde omulwadde wa Cholera.