Poliisi olunaku olwaleero enunudde Chelsea

Poliisi olunaku olwaleero enunudde Chelsea Tezannya muwala wa Arthur Tazanya ow’e Kira. Chelsea yabadde abuziddwawo omukozi wawaka Esther Mulekateete abadde yakakola mumaka enaku 4 zokka.

Kigambibwa Esther yabadde aggyeeko ne ssimu wabula basobodde okumunoonya nebamusanga mu bizinga bye Kachanga, Kalangala District .

Mulekateete akumirwa ku poliisi ye Mukono nga ye Chelsea yadiziddwa bazadde be.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Basomesezza abajaasi ku ngeri y’okutangira ebikolwa ebityoboola eddembe ly’abantu