Omuvubuka Omusudani agambibwa okutta bba eyamusobyako ajulidde

Noura Hussein 19, nga ono munnansi wa Sudan ali mu myaka gye egyokuvubuka ajulidde kukibonerezo ekyamuweebwa kkooti eky’okutibwa oluvannyuma lw’okusingisibwa omusango gw’okutta bbaawe mubugenderevu nga amulanga okumusobyako nga wa myaka 16. Kkooti egamba nti ono yakigenderera okutta omusajja ono Kitaawe gweyamufumbiza kumpaka nga wamyaka 16.
Kino kyaletera ebibiina ebirwanirizi by’eddembe okuvaayo okulwanirira Noura.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Nnabagereka akyalidde abaana abalwadde ba sukaali