Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 244 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi ye Kawempe ekutte neggalira Omuwala omulala olw’okwewamba

Najjim Gonza 27, nga mutunzi wa mmere e Mbikko mu district ye Jinja yagambibwa okwewamba nasaba bazadde be…

Poliisi ekutte abadde avuga emotoka eriko ennamba enjigirire

Poliisi ya Kira Road mu Kampala ekutte Jeff Kalanzi 37, ow’e Mutundwe olwokuvuga emotoka eriko ennamba enjigirire, okweyita…

Ebyakava mu kalulu ak’ekikungo e Burundi

Agava e Burundi kukalulu ak’ekikungo ku kwongezaayo ekisanja okuva kati okutuusa 2034 nga Pierre Nkurunziza yafuga agatanakakasibwa galanga…

Amataba gataataganyiza emirimu ku luguudo lwe Nakalama-Tirinyi-Mbale

Amataba gasazeeko oluguudo lwa Nakalama-Tirinyi-Mbale ku kilometre 77 ne 83 era nga lusaliddwako. UNRA ewadde abatambula amagezi nga…

Enteekateeka z’olunaku lw’abajulizi zigenda mu maaso

Nga ebula enaku mbale olunaku lw’abajulizi lutuuke abalamazi okuva mu bitundu ebyenjawulo batandika dda ku lugendo olubatuusa e…

Bus ya Link egudde, 18 balumiziddwa

Abasabaze 18 ababadde batambulira mu bus ya Link egudde ku luguudo lwa Kasese – Mbarara nnamba UAW 354V…

Kitatta amiddwa beyiro

Kkooti y’ekinnamagye etuula e makindye ekulemberwa Lt. Gen. Andrew Guti ekalambidde ku ky’okuyimbira Abudallah Kitatta Omuyima wa Boda…

Akabenje Kasse 5 e Kiryandongo mu ka tawuni ke Chepelwo Kibanda North, Kiryandongo District.

Omu kubabaddewo nga akabenje Kano kaggwaawo agamba nti owa Takisi nnamba UAY 648/R (Toyota Hiase) ayigidde trailer nnamba…

Bus ya Link egudde nga eva e Kampala

Abantu abatanategeerekeka muwendo bebalowoozebwa okuba nga bafiiridde mu kabenje ka bus ya Link egudde nga eva e Kampala…