Bus ya Link egudde, 18 balumiziddwa

Abasabaze 18 ababadde batambulira mu bus ya Link egudde ku luguudo lwa Kasese – Mbarara nnamba UAW 354V e Kikorongo Kasese District. Abalumiziddwa badusiddwa mu malwaliiro ga Kagando ne Kilembe.

Julius Tusingwire, nga ono ya mwogezi wa Poliisi e Rwenzori East agamba nti bakyakola okunoonyereza ku ki ekiviiriddeko bus eno okugwa. Ye Omugoba yabinyise mu nsuwa.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Ekyalo kibunye entiisa olw’ettemu – Buyikwe