Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 336 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Akabenje Kasse 5 e Kiryandongo mu ka tawuni ke Chepelwo Kibanda North, Kiryandongo District.

May 21, 2018 · Mubiru Ali

Omu kubabaddewo nga akabenje Kano kaggwaawo agamba nti owa Takisi nnamba UAY 648/R (Toyota Hiase) ayigidde trailer nnamba rammed into a trailer UAP 370/L eya SSD-437D ebadde yafiiridde kukubo.

Abantu basatu bafiiriddewo mbulaga ate abalala babiri nebafiira mu ddwaliiro ate abawerako nebalumizibwa.
Abafudde kuliko Sunde Fredrick 31 owe Kakungulu Zooni Kawempe, Adepo Joseph 43, omukozi mu kitongole kya National Forestry Authority (NFA) nga we Namawojolo mu Mukono District, Ojoko Tommy 44, owe Kawoko Matunde Subcounty Kiryandongo, ne one Ilario 50, owe Kigoma 1 village mu Kiryandongo District ye omulala tanategeerekeka.

Abalumiziddwa kuliko Auma Vicky 19, owe Kisura Village, Waswa Ronald, 29, dereeva wa taxi owe Mutungo, Opio Patrick 40, owe Dokolo ne Asisi Benson 30, owe Makasa mu Arua.