Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 338 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Ekirwadde ekitanamanyika kyakatta abaana 8 e Manafwa

May 24, 2018 · Mubiru Ali

Ekirwadde ekitanamanyika kyakata abaana 8 mu district ye Manafwa, Rose Mutonyi nga ono mubaka akiikirira Bubulo East mu lukiiko olukulu olw’eggwanga agamba nti kikwata abaana abato nebatandika okufuuyisa omusaayi.

Okunoonyereza kukoleddwa mu maggombolola asatu okuli Bukusu, Nabutoola ne Bugobero

Abaana 14 bebakakwatibwa ekirwadde kino era nga 8 kubo bebakafa nga 6 bali muddwaliiro.

Mutonyi agamba nti Abasawo bo bagamba nti musujja gwegubaluma.