Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 314 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Police mu Kampala ekutte ow’emyaka 22 lwakulimba nti bamuwambye

Amina Mirembe 22, kigambibwa nti yakubidde muganzi we James Mugoda nga amugamba nti abasajja babiri bamuwambye era basaba…

18 bafudde oluvannyuma lw’okunywa waragi

Abantu 18 bebakafa mu kilombe kye Kosiroi mu Gombolola ye Tapac mu disitrict ye Moroto oluvannyuma lw’okunywa waragi.…

Omusajja asibiddwa emyaka 10 lwakubbira ku mobile money.

John Turyarenga Mutambira 32, yasimbiddwa mu maaso g’abalamuzi babiri nasomerwa emisango gy’okubbira ku mobile money ebiri egyenjawulo ku…

Poliisi etaasiza omunyakuzi w’obusawo okutibwa

Police post ya Mini Price etaasiza omuvubuka Byaramukono eyefudde omusiraamu nagenda mu muzigiti gwa Park Enkadde Mall nalabiriza…

UPDF eyambye okutambuza kubalumiziddwa mu kabenje e Kiryandongo

UPDF eyambyeeko okutambuza abalumiziddwa mu kabanje akaguddewo ekiro ekyayise e Kiryandongo nga ekozesa Ennyonyi y’amagye eya namunkanga okubaleeta…

Poliisi ekutte babiri abenyigira mukumenya amayumba

Poliisi ye Bweyogerere ekutte abasajja babiri ku misango egyekuusa kukumenya amayumba, okubba emotoka wamu n’obubbi obubadde bwakabaawo mu…

Poliisi ekoze ekikwekweto nekwata babiri ewa Kisekka

Poliisi ya CPS nga ekulemberwa DPC bakoze ekikwekweto mwebakwatidde abasajja babiri ababadde begulidde erinnya mukubba ebintu ku motoka…

Lwakataka atutte IGP mu kkooti ayagala bamudize Pistol ye

Omuvuzi w’emotoka Z’empaka Ponsiano Lwakataka addukide mu kkooti nga ayagala eragire IGP okumudiza Pistol ye nnamba CZ 75…

Abadde afera abantu ab’enjawulo okubafunira emirimu akwatiddwa

Latif Bukenya nga mutuuze we Kyengera akwatiddwa poliisi ya CPS mu Kampala olwekuyita kyatali nabba abantu nga abalimba…