Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 502 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Poliisi etaasiza omunyakuzi w’obusawo okutibwa

May 26, 2018 · Mubiru Ali

Police post ya Mini Price etaasiza omuvubuka Byaramukono eyefudde omusiraamu nagenda mu muzigiti gwa Park Enkadde Mall nalabiriza abakyala nga basaala nanyakula ensawo omubadde ensimbi. Abantu ababadde besomye bamuguddeko ekiyifuyifu nga baagala okumumiza omusu. Ensawo eno ebadde ya Sania Nalwanga omutuuze w’e Mpererwe nga mwabaddemu emitalo nsanvu mumusanvu (770,000/=)

Poliisi erabudde abasiraamu mu kiseera kino ekye kisiibo nti bangi aberimbika mukusaala naye nga baba n’ekigendererwa kyakubba.