Abadde afera abantu ab’enjawulo okubafunira emirimu akwatiddwa

Latif Bukenya nga mutuuze we Kyengera akwatiddwa poliisi ya CPS mu Kampala olwekuyita kyatali nabba abantu nga abalimba okubafunira emirimu ku mikutu gy’empuliziganya egitali gimu. Okukwatibwa kyaddiridde okubba ssente z’omuwala nga amusuubiza okumufunira omulimu ku Spark TV.

Bukenya akuumirwa ku poliisi ya CPS mu Kampala wanagibwa atwalibwe mu Kkooti avunaanibwe omusango gw’okufuna ssente mulukujukuju wamu n’okweyita kyatali.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Eby’ekibuga Dubai biwuniikirizza Bannayuganda – Bannakkoodikkoodi