Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 449 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

18 bafudde oluvannyuma lw’okunywa waragi

May 27, 2018 · Mubiru Ali

Abantu 18 bebakafa mu kilombe kye Kosiroi mu Gombolola ye Tapac mu disitrict ye Moroto oluvannyuma lw’okunywa waragi. Kigambibwa nti waragi ono aleetebwa ba dereeva bebimotoka ebisooba marble nga bimutwala mu kkolera lya siminti erye Tororo.

Mr Peter Lobot, nga ye LC3 chairperson wa Tapac agamba nti okuva January abantu 18 bebakafa oluvannyuma lw’okunywa waragi ono era nga bagezezaako okulwanyisa waragi ono naye balemereddwa.