Poliisi ekoze ekikwekweto nekwata babiri ewa Kisekka

Poliisi ya CPS nga ekulemberwa DPC bakoze ekikwekweto mwebakwatidde abasajja babiri ababadde begulidde erinnya mukubba ebintu ku motoka eza zipaakinze mu Kampala. Bano bagiddwa ewa Kisekka nga babadde basinga kubba side mirror, amataala ne sport rims.

Abakwatiddwa ye Adam Kiwanuka ne Martin Awudeba nga bano bakwatiddwa lubona nga babba amataala ku motoka ezipaakinze ku kubo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Akabenje e Mbalala Mukono