Mubiru Ali

This user hasn not filled out his biographical info.

Kadaga alangiridde okuzimba eddwaliro ky’ekikulukuto

Palamenti y’eggwanga lyattu Yuganda egamba nti eri mu nteekateeka ez’okuzimba eddwaliro…

Kkooti za wano zisaanye okulabira ku z’e Kenya – FDC

Bannakibiina kya Forum for Democratic Change (FDC) bagamba nti baagala ekitongole…

Ssaabasajja Kabaka akalaatidde abakulembeze ku butonde bw’ ensi

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ii asiimye n’aggalawo Omwoleso gwa Buganda…

Abazadde beekobaanye nebatta mutabani waabwe omukulu lwa ttaka

Waliwo omukazi Maama Mujabiirwe Lydia ne bba  Taata Kitanbuliiso Zabandola  Fulugensi…

Akabenje katuze 3 babiri bava mu maka gamu – Nakaseke

Wabaddewo okwaziirana n’emiranga ku kyalo Kiruuli ekisangibwa mu ggombolola y’e Kikamulo…

Abatta abakyala mu Wakiso tebava bweru wa ggwanga – Ssentebe Bwanika

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Wakiso Matia Lwanga Bwanika agamba nti ebitongole…

Sheikh Mutimba alumbye ababaka mu Palamenti ku mateeka

My kusaala kwa Eid Adhuha,  okusaala ku muzikiti e Kibuli mu…

Abasiraamu tweyise bulungi tuggyewo ebituyisa abatujju – Sheikh Mubajje

Abasiraamu mu Yuganda beegasse ku balala mu nsi yonna okukuza olunaku…

Uganda Cranes ewuttudde Misiri 1-0

Bannayuganda mu buli kanyomero k’eggwanga bavulubanye essanyu akawungeezi ka leero, ttiimu…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

28 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

3 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon