Museveni tuukiriza kyewasuubiza – Atiku

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Akakiiko k’abaana mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga kasabye President Museveni atuukirize ekisuubizo kyeyakola  eky’okugabira abaana abawala abali mu masomero Pads balema kwosa ku masomero.

Mu 2015 bweyali anoonya akalulu mu mambuka ga Uganda, President Museveni yeyama okuteeka pads mu masomero. Wabula ekyenaku Omukulembeze w’eggwanga okuva lweyawangula tatuukirizanga kisuubizo kino.

Ssentebe wa kakiiko kano Benard Atiku yewuunya lwaki President Museveni tasaba bagabi babuymbi kuyamba kunsonga eno okusinga okutumbula Family Planning.

Share.

Leave A Reply