Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Olukusa olukuba olukungaana ani yalikuwa?

July 18, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka wa kyaddondo East mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine mu kadde kano ali ku Poliisi ya CPS mu Kampala akola sitaatimenti.
Ono yalagiddwa okulabikako mu offiisi ya OC CID CPS Joshua Tusingwire nga ayita mu Speaker w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga kubyekuusa ku kukuba olukungaana wakati mu kibuga nga talina lukusa wamu n’okukuma mu bantu omuliro.
Ono aweerekeddwako Babaka banne okuli okulira oludda Oluvuganya Gavumenti Winnie Kizza, Hon Namayanja Florence, Hon Zake n’babaka abalala bangi.