Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Sipapa akwatiddwa

July 18, 2018 · Mubiru Ali

Charles Olim aka SIPAPA akwatiddwa Poliisi nagalirwa lwakubuzaako bavuzi bamotoka abalala emirembe wamu n’okukozesa obubi ekidduka. Ono akwatiddwa mu Katale ka Kisekka oluvanyuma lw’abasuubuzi okwekubira enduulu eri Poliisi nga bwebamugambyeko n’abategeeza nga ye bwatakwatibwako.
Poliisi ekubiriza abavuzi b’ebidduka omui ba Celeb, abakozi ba Gavumenti okwewala okukozesa obubi enguudo nti era terina gwejja kuttira kuliiso.