Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Omusirikale wa Poliisi e Kisoro akubye omutuuze essasi namutta

CP Mwanga Paul nga musirikale wa Poliisi ku Kisoro Main Police akubye abantu basatu amasasi omu nafiirawo ababiri…

Omwana wa Mary Bata wange – Aziz Magically

Omuyimbi omuto Aziz Mawanda aka Aziz Magically agamba nti omwana Alpha Mawanda nga ono mwana w’omuyimbi Batamuliza Mary…

Nambooze yetaaga obukadde 35 okulongosebwa eviivi

Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze Bakireke yetaaga obukadde 35 okulongosebwa eviivi nga amaze okuyita mu kulongosebwa kwa…

Omubaka Kyagulanyi agenze ku CPS nebabaka banne

Omubaka wa Kyaddondo East Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine enkya yaleero awerekeddwako Babaka banne okugenda ku Poliisi…

Bwoba toyagala kusasula musolo, ssente zetwalire – MP Waluswaka

Omubaka wa NRM, Bunyole West Eng. James Waluswaka  ye agamba nti omusolo ku social media si mubi era…

Poliisi ekoze enkyuukakyuka

Waliwo enkyuukakyuka ezikoleddwa mu Poliisi ACP Baryayanga Jerome okuva mu welfare and production alondeddwa okufuuka coordinator of refugee…

Omuyizi wa UCU avunaanibwa omusango gw’obuseegu ateereddwa ku kakalu ka kkooti

Lillian Rukundo 23, nga muyizi ku Uganda Christian University (UCU) ateereddwa ku kakalu ka Kkooti olw’embeera ye ey’ebyobulamu…

Kitatta aleeteddwa mu kkooti e Makindye

Kitatta ne banne bakomezeddwaawo mu kkooti y’amagye e Makindye. Era nga n’oludda oluwaabi luleese omujulizi asooka mu musango…

Newuunya omuntu agaana okusasula omusolo gwa OTT mbu akozesa VPN – Tumwebaze

Minister Frank Tumwebaze avuddeyo natabukira Bannayuganda abakozesa VPN obutasasula musolo gwa OTT, agamba nti yewuunya omuntu gyajja obuvumu…