Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Omusirikale wa Poliisi e Kisoro akubye omutuuze essasi namutta

July 18, 2018 · Mubiru Ali

CP Mwanga Paul nga musirikale wa Poliisi ku Kisoro Main Police akubye abantu basatu amasasi omu nafiirawo ababiri nabalumya ku kyalo Gikoro, mu muluka gw’e Rwingwe mu gombolola y’e Nyakabande.

Kisoro Police Officer Shots Dead Resident, Injures two

Eyatiddwa ye Ntagahuriro Steven, ate nga omulala eyalumiziddwa ye Amos omuyizi ku somero lya Gikoro Primary School eyabadde ava okulima n’omulala atanategerekeka mannya.

DPC w’e Kisoro Okoto Patrick Charles yetondedde abatuuze era nategeeza nti Poliisi yabadde emaze okukwata omusirikale waayo nemugalira era nga alinda kutwalibwa mu kkooti.