Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 58 listening Simba FM Live

Newuunya omuntu agaana okusasula omusolo gwa OTT mbu akozesa VPN – Tumwebaze

July 17, 2018 · Mubiru Ali

Minister Frank Tumwebaze avuddeyo natabukira Bannayuganda abakozesa VPN obutasasula musolo gwa OTT, agamba nti yewuunya omuntu gyajja obuvumu nataswala okuwa ssente eyayiiya VPN nga ezikubisaamu ebitundu 30 ogwo omusolo gwalina okusasula ogwa OTT?