Nambooze yetaaga obukadde 35 okulongosebwa eviivi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze Bakireke yetaaga obukadde 35 okulongosebwa eviivi nga amaze okuyita mu kulongosebwa kwa Laparoscopic lumber spine n’okumuteekamu ebyuma ebijja okumuyamba ku nkizi.
Ono eviivi lyafuna obuvune mu kabenje keyafuna ambulance mweyali atambulizibwa okutwalibwa mu ddwaliro e Kiruddu bweyatomerwa emotoka ya Poliisi eya Patrol okuva ku Poliisi e Naggalama.

 

Share.

Leave A Reply