Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 237 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Pulezidenti Museveni akalambidde ku kiragiro kyobutatema miti

August 4, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni azzeemu okukkaatiriza ekiragiro kye ekitangira abantu okutema emiti okukolamu embaawo n’okwokyaamu amanda. Museveni agamba ky’ekiseera Bannayuganda okutandika okwenyigira mu kubajja kibasobozese okwekulaakulanya kyokka nga bwebakuuma obutondebwensi.
Bino abyogedde aggalawo olusirika lw’Abatandisi ba kkampuni mu Ggwanga olumaze ennaku ebbiri nga luyinda e Jinja.