Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Kulika ekomera munywayi Kale – Tumwebaze

Frank Tumwebaze avuddeyo ku mukutu ogwa Twitter nayozayoza Gen. Kayihura; Njozayoza munywanyi era Mukwano gwange Gen. Kale Kayihura…

Kayihura awadde ensonga lwaki yetaaga bail

Lawyer Kabatsi nga ono yawolereza Gen. Kale Kayihura awaddeyo okusaba kw’omuntu we okweyimirirwa, ono agamba nti omuntu we…

Kayihura tokirizibwa kusukka Kampala na Wakiso – Kkooti

Kkooti y’amaggye ewadde Gen. Edward Kale Kayihura bail ku kakalu ka bukadde 10 ezitali zabuliwo. Bamuwadde obukwakulizo obutafuluma…

Mwali muwoza Anite yadduka kati ono ani? – Don Wanyama

Don Wanyama avuddeyo ku mukutu gwa Twitter nagamba nti; Abantu bangi baali babungeesa engambo nti simanyi Hon. Anite…

Kayihura awaddeyo okusaba okweyimirirwa

Lawyer Kabatsi nga ono yawolereza Gen. Kale Kayihura awaddeyo okusaba kw’omuntu we okweyimirirwa, ono agamba nti omuntu we…

Yewambye afune ssente

Poliisi e Nansana ekutte Jane Francis Nampijja 23 nga muyizi ku ttendekero erya Makerere lwakwewamba nasaba obukadde 5…

Yogayoga Bobi ne Barbie

Leero lwegiweze emyaka 7 bukya nga Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) agattibwa ne Barbie…

Yogayoga Ayi Ssaabasajja

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi Kimera yeetabye mu kusaba okw’okwebaza Katonda okuweza emyaka 25 ku Nnamulondo yaba jajja…

Wadri tokirizibwa kugenda mu constituency – Omulamuzi

Kkooti enkulu e Gulu akirizza okweyimirirwa kw’ababaka Kyagulanyi Ssentamu, Gerald Karuhanga, Paul Mwiru wamu n’abantu abalala bwebavunaanwa. Ye…