Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Kayihura tokirizibwa kusukka Kampala na Wakiso – Kkooti

August 28, 2018 · Mubiru Ali

Kkooti y’amaggye ewadde Gen. Edward Kale Kayihura bail ku kakalu ka bukadde 10 ezitali zabuliwo. Bamuwadde obukwakulizo obutafuluma ggwanga nga tafunye lukusa okuva mubakulembeze b’amaggye. Akirizibwa kutambulira mu Kampala na Wakiso mwokka okuggyako nga afunye olukusa okuva eri Kkooti.
Alina okulabikako mu Kkooti buli lwa mmande n’ekkooti weyinza okumwetaagira. Abamweyimiridde bawaddeyo obukadde 5 obutali bwabuliwo era nga singa anamenya akamu kubukwakulizzo buno bail yakusazibwamu.