Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 524 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Bobi Wine ne Wadri baweereddwa bail

Omulamuzi omukulu mu Kkooti enkulu e Gulu Joseph Mubiru akirizza Omubaka Kyagulanyi Ssentamu ne Kassiano Wadri okweyimirirwa nebanaabwe…

Ababaka bagudde ku kabenje nga bagenda e Gulu

Omubaka wa Lubaga Kato Lubwamu wamu n’ababaka abalala bafunye akabenje nga bagenda e Gulu mu kkooti enkya yaleero.…

Mnangagwa alayiziddwa nga President wa Zimbabwe

Emmerson Mnangagwa olunaku olwaleero alayiziddwa nga President wa Zimbabwe oluvannyuma lw’okuwangula akalulu akaliimu kalumanywera nga era ke kalulu…

Ow’okubiri kubakubwa amasasi e Mityana naye afudde

Omuntu ow’okubiri kw’abo abakubwa Police amasasi e Mityana bwebaali bagenda ku mipiira gy’amasaza. Jjingo Lawrence naye afiiridde mu…

Lwaki Kassiano yawangulu nabululu obwo? – Abigaba

Duncan Abigaba nga ono yaliko omumyuka wa President mu by’okunoonyereza avuddeyo ku mukutu gwa Twitter nategeeza nti Kassiano…

Omuyizi wa Kyambogo eyakubwa amasasi mukwekalakaasa ku monday afudde

Rachael Ayebazibwe ng’abadde muyizi mu University ย y’e Kyambogo mu mwaka ggwe ogusembayo (Bachelors Degree course in Microfinance) nga…

Offiisi za NRM zikumiddwako omuliro

Business wamu ne Offiisi za Ssentebe wa NRM mu district y’e Nebbi zaakumiddwako omuliro byonna ebyabaddemu nebisirikka. Kigambibwa…

Twagala Bobi atwalibwe ebweru w’eggwanga afune obujanjabi – Yawe

Aba family y’Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu bavuddeyo ne bategeeza nti balina enteekateeka zebakoze ez’okutwala omuntu…

Kannyama wa Hon. Kyagulanyi akwatiddwa

Ssebuufu Eddy aka Eddy Mutwe nga ono ye kannyama akuuma Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu kigambibwa…