Offiisi za NRM zikumiddwako omuliro

Business wamu ne Offiisi za Ssentebe wa NRM mu district y’e Nebbi zaakumiddwako omuliro byonna ebyabaddemu nebisirikka. Kigambibwa nti ku ssaawa nga kkumi n’ekitundu nga obudde bukya abantu abatanategerekeka balumbye offiisi za George Kermudu ezisangibwa ku Oringa Road mu Town y’e Nebbi.
Kigambibwa nti abasirikale ba UPDF abateekebwawo okukuuma offiisi zino babadde bebase abantu abatanategerekeka nebaleeta emipiira nebakuma omuliro ku offisi zino era nga bagenze okuzuukuka nga offiisi zibengeya.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
30 bayooleddwa lwa kusalinkiriza kuyingira maka ga Pulezidenti – Ntebe