Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Mwali muwoza Anite yadduka kati ono ani? – Don Wanyama
August 28, 2018 · Mubiru Ali
Don Wanyama avuddeyo ku mukutu gwa Twitter nagamba nti; Abantu bangi baali babungeesa engambo nti simanyi Hon. Anite yadduka mu ggwanga ali mu buwangaguse, naye baswadde kati akomyewo oluvannyuma lw’emisomo. Olunaku lwaleero ye MC nga President Museveni aggulawo ekolero lya Sseminti erya Simba Cement Factory e Tororo. Akomyewo mu office ye nga Minisita.
