Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Yogayoga Ayi Ssaabasajja

August 27, 2018 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi Kimera yeetabye mu kusaba okw’okwebaza Katonda okuweza emyaka 25 ku Nnamulondo yaba jajja be wamu n’okuweza emyaka 19 mu bufumbo obutukuvu bukya agattibwa ne Nnaabagereka Sylivia Nagginda mu mwaka gwa 1999.