Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Yogayoga Bobi ne Barbie

August 27, 2018 · Mubiru Ali

Leero lwegiweze emyaka 7 bukya nga Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) agattibwa ne Barbie Itungo Kyagulanyi nga 27-August – 2011. Wabula olunaku olwaleero lukedde bali mu kkooti basaba kumweyimirira.
Bwatyo Barbie avuddeyo nawandiika nti;
Leero otambulira ku miggo,nga bakuwanirira. Lukusanze mu maaso gamulamuzi nga osaba bail osobole okugenda bakujanjabe.
Leero twandibadde tusala Cake nakunywa wine nga tujaguza n’abaana baffe.