Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omulamuzi Mutonyi asabye Gavumenti ewere amasabo

Agambye nti e Mukono gyakolera waliyo amasabo mangi era nga abasawo bekinnansi bakozesa ebintu ebintu ebitategerekeka nga omusaayi…

Tewali munnamawulire yakubwa maggye – HE. Museveni

President Museveni avuddeyo nategeeza ababaka ba Palamenti nti abamaggye aba SFC bamutegezeza nti bbo tebakubanga ku mmunnamawulire omuntu…

Ababaka abakubwa bagezaako okulwanyisa abamaggye – HE. Museveni

President Museveni avuddeyo nategeeza ababaka ba Palamenti abakabondo ka NRM nti ababaka abatulugunyizibwa oluvannyuma lw’effujjo eryali mu Arua…

Omubaka Nambooze atwaliddwa mu Kkooti

Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze Bakireke aleeteddwa ku kitebe kya Poliisi e Kibuli ekya CID Homicide mu…

Muve mu kulima omucceere muntobazi – HE. Museveni

President Museveni avuddeyo nagamba nti; Bannayuganda mbakubiriza mulekere awo okulima omucceere muntobazi, bwoba oyagala okufuna amagoba  amangi wenyigire…

Uganda y’emu kunsi ezisinga obugagga – HE. Museveni

President Museveni avuddeyo nategeeza nti Uganda y’emu ku nsi ezisinga obugagga mu nsi yonna. Erina eby’obugagga eby’ensibo nga…

Omulamuzi akwatiddwa lwakulya nguzi

Amyuka Ssaabalamuzi wa Kenya Philomena Mwilu akwatiddwa wamu ne munnamateeka Stanley Muluvi ku misango 13 egyekuusa ku kulya…

Zaake mumutuwe tumutwale mu ddwaliro – Police

Ebyokutwala Omubaka Zaake Francis ebweru w’eggwanga okufuna obujjanjabi obw’ekikugu bizzeemu omukoosi oluvannyuma lw’abakulira eddwaliro ly’e Rubaga gyajjanjabirwa okufuna…

Basanze emmundu 8 nga zizikiddwa muttaka

Abazimbi nga bakulirwa Victor Byaruhanga bazudde emmundu 8 nga zizikiddwa mu ttaka bwebadde basima omusingi gw’emizigo gyamadduuka. Zino…