Uganda y’emu kunsi ezisinga obugagga – HE. Museveni

President Museveni avuddeyo nategeeza nti Uganda y’emu ku nsi ezisinga obugagga mu nsi yonna. Erina eby’obugagga eby’ensibo nga tutandise okubikozesa. Okugeza Sseminti akolebwa okuva mu Limestone. Uganda erina tonnes za limestone ezisoba mu bukadde 300 nga zisangibwa mu Karamoja ne Kasese.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abakozi mu kkampuni ya Blue Wave babiri bafiiridde mu kabenje