Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Zaake yatoloka mu kaduukulu era alina kukwatibwa – Opondo

Ofwono Opondo avuddeyo ku mukutu ggwe ogwa Twitter nategeeza nti Omubaka wa Mityana Francis Zaake mumenyi w’amateeka eyatoloka…

Zaake alina kujanjabirwa Mulago – Poliisi

Omubaka Zaake owa Mityana agiddwa e Lubaga mu Ambulance okwolekera ekisaawe ky’ennyonyi entebe okutwalibwa okujjanjabibwa wabula tutegeezeddwa nti…

DPC w’e Gulu yatumma emmere – Mwiru

Omubaka Paul Mwiru avuddeyo nayogera ku mbeera gyebayisibwamu nga bali mukomera e Gulu, agamba nti ekitongole ky’amakomera kye…

Aba Family ya Zaake baagala kumutwala India

Ab’ennyumba y’Omubaka Francis Zaake bagamba nti bamaze enteekateeka zonna ez’okutwala omuntu waabwe mu India okwongera okufuna obujanjabi olw’ebisago…

Aba opposition babaddewo ku lwa Nambooze

Ab’oludda oluvuganya Gavumenti beyiye mu Kkooti okubaawo nga mubaka munaabwe owa Mukono Municipality Betty Nambooze Bakireke nga aleetebwa…

Wadri alayidde nga omubaka wa Arua Municipality

Kassiano Ezat Wadri alayidde mu maaso gamyuka Speaker wa Palamenti Jacob Oulanyah olwaleero. Wadriย  azze mu kifo kya…

Bannayuganda baavu kubanga balina emputtu – HE. Museveni

President Museveni avuddeyo nagamba nti Bannayuganda balemereddwa okwejja mubwavu olwokuba nti balemereddwa okukozesa enkola eziri ku mulembe muby’obulimi.…

Byandaala agiddwako emisango

Minisita Abraham Byandaala agiddwako emisango egibadde gimuvunaanibwa ku bikwatagana n’okubulankanya ensimbi za Mukono-Katosi. Ono abadde avunaanibwa okufiiriza Gavumenti…

Eyaguza Nzeyi ettaka ly’e Ttemangalo wakulabikako mu kakiiko k’ettaka

Abbas Mawanda eyaliko Managing Director wa Uganda Develpoment Bank ayitiddwa mu kakiiko k’ebyettaka anyonyole ku bikwatagana n’ettaka erya…