Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Eyaguza Nzeyi ettaka ly’e Ttemangalo wakulabikako mu kakiiko k’ettaka

August 29, 2018 · Mubiru Ali

Abbas Mawanda eyaliko Managing Director wa Uganda Develpoment Bank ayitiddwa mu kakiiko k’ebyettaka anyonyole ku bikwatagana n’ettaka erya Acre 366 lyeyaguza Amos Nzeyi naye eyaliguza NSSF.

Mawanda yabadde alina okulabikako mu maaso g’akakiiko kano olunaku lw’eggulo wabula nategeeza nti yabadde tali bulungi.