Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Zaake yatoloka mu kaduukulu era alina kukwatibwa – Opondo

August 30, 2018 · Mubiru Ali

Ofwono Opondo avuddeyo ku mukutu ggwe ogwa Twitter nategeeza nti Omubaka wa Mityana Francis Zaake mumenyi w’amateeka eyatoloka mu kaduukulu ka Poliisi mu Arua era nabulawo nga anoonyezebwa, nabwekityo ateekwa okukwatibwa mu bwangu ddala. Era nga kubyokugenda okujanjabwa ebweru yandinba nga ayagala kukakozesa nga kakisa okutoloka aleme kuvunaanibwa.