Aba Family ya Zaake baagala kumutwala India

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ab’ennyumba y’Omubaka Francis Zaake bagamba nti bamaze enteekateeka zonna ez’okutwala omuntu waabwe mu India okwongera okufuna obujanjabi olw’ebisago n’obuvune bwe yafuna bweyakwatibwa ebitongole byebyokwerinda week bbiri eziyise mu Arua Municipality. Everest Kayondo ssentebe wa Kampala City Traders Association nga yakulembeddemu aba Family agamba nti bagenda kusisinkana bamalirize enteekateeka zonna.
Share.

Leave A Reply