Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Wadri alayidde nga omubaka wa Arua Municipality
August 29, 2018 · Mubiru Ali
Kassiano Ezat Wadri alayidde mu maaso gamyuka Speaker wa Palamenti Jacob Oulanyah olwaleero. Wadriย azze mu kifo kya Ibrahim Abiriga eyakubwa amasasi mu June. Wadri yakiikirira Terego County mu Arua district ku ticket ya FDC mu Palamenti y’omunaana n’omwenda. Leero akomyewo mu Palamenti ye kumi nga akiikirira Arua Municipality nga Independent.
