Byandaala agiddwako emisango

Minisita Abraham Byandaala agiddwako emisango egibadde gimuvunaanibwa ku bikwatagana n’okubulankanya ensimbi za Mukono-Katosi.

Ono abadde avunaanibwa okufiiriza Gavumenti obuwumbi 24.7 mukussa omukono ku contract y’okukola oluguudo lwa Mukono – Katosi. Ono abadde avunaanibwa ne Apollo Ssenkeeto amanyiddwa nga Mark Kalyesubula nga ono ye yali akiikirira kkampuni ya Eutaw Construction Company.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply